Zabbuli
<
117
>
Zabbuli 117
1
Mutendereze
Mukama
, mmwe ensi zonna;
mumugulumize, mmwe amawanga gonna.
2
Kubanga okwagala kwe okutaggwaawo kungi gye tuli;
n’obwesigwa bwa
Mukama
bwa lubeerera.
Mutendereze
Mukama
.
Zabbuli
<
117
>
© 1984, 1986, 1993, 2014 Biblica